Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Olowooza ebigambo bino ebimanyiddwa ennyo bya muganyulo gy’oli:
“Katonda yayagala nnyo ensi n’awaayo Omwana we eyazaalibwa omu yekka”?—Yokaana 3:16.
Akatabo kano kannyonnyola engeri okubonaabona kwa Yesu n’okufa kwe gye biyinza okukuganyulamu.