Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Bayibuli ya mugaso mu kiseera kino? Bayibuli egamba nti: “Ebyawandiikibwa byonna byaluŋŋamizibwa Katonda era bigasa.”—2 Timoseewo 3:16, 17.
Akatabo kano kalaga amagezi amalungi agali mu Bayibuli era n’engeri gy’oyinza okuganyulwa mu kugisoma.