LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp17 Na. 3 lup. 16
  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Ddala ekiseeera kirituuka ne wabaawo obwenkanya mu nsi?
  • Katonda asosola mu mawanga?
  • “Amakubo Ge Gonna ga Bwenkanya”
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • Yesu “Alissaawo Obwenkanya mu Nsi”
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • ‘Beera Mwenkanya ng’Otambula ne Katonda’
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • Yakuwa Ayagala Obwenkanya
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
See More
munaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2017
wp17 Na. 3 lup. 16
Abantu aba langi ez’enjawulo

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Ddala ekiseeera kirituuka ne wabaawo obwenkanya mu nsi?

Wandizzeemu nti

  • Yee

  • Nedda

  • Oboolyawo

Bayibuli ky’egamba

“Mmanyi nti Yakuwa ajja kulwanirira abanaku, era alabe nti abaavu bayisibwa mu ngeri ey’obwenkanya.” (Zabbuli 140:12) Obwakabaka bwa Katonda bujja kuleetawo obwenkanya obwa nnamaddala mu nsi.

Ebirala bye tuyiga mu Bayibuli

  • Katonda alaba obutali bwenkanya obuliwo mu nsi, era ajja kubuggyawo.​—Omubuulizi 5:8.

  • Katonda bw’anaamalawo obutali bwenkanya, wajja kubaawo emirembe n’obutebenkevu mu nsi.​—Isaaya 32:16-18.

Katonda asosola mu mawanga?

Abantu abamu balowooza nti amawanga agamu Katonda yagawa emikisa ate amalala yagakolimira, ate abalala balowooza nti Katonda tasosola. Ggwe olowooza otya?

Bayibuli ky’egamba

“Katonda tasosola, naye mu buli ggwanga omuntu amutya n’akola ekituufu amukkiriza.” (Ebikolwa 10:34, 35) Mu maaso ga Katonda, abantu bonna benkana.

Ebirala bye tuyiga mu Bayibuli

  • Bayibuli erimu “amawulire amalungi” ag’okulangirira eri “buli ggwanga n’ekika . . . n’abantu.”​—Okubikkulirwa 14:6.

Okumanya ekiseera Katonda w’anaamalirawo obutali bwenkanya mu nsi, soma essuula 3 ey’akatabo Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?, akaakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa

Osobola n’okukafuna ku www.pr418.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share