Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Katonda yakiteekateeka nti abantu bafe? Bayibuli egamba nti: “[Katonda] alisangula buli zziga mu maaso gaabwe era okufa tekulibaawo nate.”—Okubikkulirwa 21:4.
Akatabo kano kannyonnyola ekyo Bayibuli ky’eyogera ku bulamu n’okufa.