Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Olowooza ekisuubizo kino kirituukirira?
“Katonda . . . alisangula buli zziga mu maaso gaabwe era okufa tekulibaawo nate.”—Okubikkulirwa 21:3, 4.
Akatabo kano kannyonnyola engeri Katonda gy’anaatuukirizaamu ekisuubizo ekyo era n’engeri gy’oyinza okuganyulwamu.