Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Singa omuntu akubuuza ebifa mu ggulu, oyinza kumuddamu otya?
Yesu yagamba nti: “Tewali muntu yali alinnye mu ggulu wabula oyo eyava mu ggulu, Omwana w’omuntu.”—Yokaana 3:13.
Akatabo kano koogera ku bifa mu ggulu, Yesu ne Kitaawe bye batubuulira.