Ennyanjula
OLOWOOZA OTYA?
Ani asingayo okuba omugabi?
“Buli kirabo ekirungi na buli kitone ekituukiridde kiva waggulu era kikka wansi nga kiva eri Kitaawe w’ebyaka ebiri ku ggulu.”—Yakobo 1:17.
Akatabo kano kalaga ekirabo ekisinga ebirabo byonna Katonda bye yali atuwadde.