EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | NEKKEMIYA 5-8
Nekkemiya Yali Mulabirizi Mulungi
Tisiri 455 E.E.T.
- Kirabika guno gwe mulundi Nekkemiya lwe yayita abantu okujja okusinza 
- Abantu baasanyuka nnyo 
- Emitwe gy’amaka baakuŋŋaana okulaba engeri gye bandyeyongedde okukwata Amateeka ga Katonda 
- Abantu beeteekateeka okukwata Embaga ey’Ensiisira