EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | NEKKEMIYA 12-13
Bye Tuyigira ku Nekkemiya
Nekkemiya yalwanirira okusinza okw’amazima
- Eriyasibu kabona asinga obukulu yakkiriza Tobiya ataali muweereza wa Yakuwa era eyali aziyiza abantu ba Yakuwa okumuwabya 
- Eriyasibu yawa Tobiya ekisenge ekiriirwamu eky’omu yeekaalu 
- Nekkemiya yakasuka ebintu bya Tobiya byonna ebweru n’alongoosa ekisenge ekyo, era ne kiddamu okukozesebwa mu ngeri entuufu 
- Nekkemiya yeeyongera okulwanyisa ebintu byonna ebibi ebyali bikolebwa mu Yerusaalemi