LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Apuli lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ZUUKUKA!
  • ZUUKUKA!
  • Baibuli Ky’Eyigiriza
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Apuli lup. 1
Abantu nga bali ku lukuŋŋaana olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa olwa 2014 mu New Jersey, Amerika.

Olukuŋŋaana olunene olw’ensi eziwerako olwa 2014, olwali mu New Jersey, Amerika.

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

ZUUKUKA!

Magazini ya Zuukuka!, Na. 2 2016 | Bayibuli Kitabo Butabo Ekirungi?

By’oyinza okwogera: Nkukyaliddeko okukuwa akatabo kano.

Ekibuuzo: Weetegereze ekibuuzo ekiri ku lupapula 2. Ekibuuzo ekyo wandikizzeemu otya?

Ekyawandiikibwa: Luk 7:35

Akatabo kano kalaga engeri ekyawandiikibwa ekyo gye kikwataganyizibwamu ne Bayibuli.

ZUUKUKA!

Ekibuuzo: Olowooza kyandibadde kya magezi okukolera ku bigambo bino?

Ekyawandiikibwa: Mat 6:34

By’oyinza okwogera: [Bikkula awali ekitundu “Bayibuli ky’Egamba​—Okweraliikirira.”] Ekitundu kino kiraga engeri Bayibuli gy’eyinza okutuyamba okwaŋŋanga ebitweraliikiriza.

Baibuli Ky’Eyigiriza

Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?

Ekibuuzo: Abantu bangi abakkiririza mu Katonda bandyagadde okuba mikwano gye. Obadde okimanyi nti Bayibuli etukubiriza okusemberera Katonda?

Ekyawandiikibwa: Yak 4:8a

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kaategekebwa okutuyamba okuyiga ebisingawo ebikwata ku Katonda nga tukozesa Bayibuli. [Mulage essuula 1 ey’akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza.]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ebyokulabirako ebiri waggulu okutegeka ennyanjula yo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share