LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Noovemba lup. 2
  • “Omwami We Amanyiddwa ku Miryango gy’Ekibuga”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Omwami We Amanyiddwa ku Miryango gy’Ekibuga”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • Okubuulirira kwa Maama Okw’Amagezi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2000
  • Bayibuli Ennyonnyola Omukyala Omulungi bw’Abeera
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Obulagirizi Obulungi eri Abafumbo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
  • Katonda Kye Yagatta Awamu Tokyawulanga
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Noovemba lup. 2

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

“Omwami we Amanyiddwa ku Miryango gy’Ekibuga”

Omukyala omulungi aweesa omwami we ekitiibwa. Mu kiseera kya Kabaka Lamweri, omusajja eyabanga n’omukyala omulungi yabanga “amanyiddwa ku miryango gy’ekibuga.” (Nge 31:23) Leero, abasajja abaweereza ng’abakadde n’abaweereza mu kibiina bassibwamu ekitiibwa. Bwe baba bafumbo, enneeyisa ya bakyala baabwe erina kinene nnyo ky’ekola okubayamba okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe. (1Ti 3:4, 11) Abakyala ng’abo abalungi tebakoma ku kusiimibwa baami baabwe, naye era n’ekibiina kibasiima nnyo.

Omukyala ayogera bulungi n’omwami we, afa ku abaana baabwe ng’omwami we bw’akola ku nsonga z’ekibiina, era agula emmere

Omukyala omulungi ayamba omwami we okuweereza obulungi . . .

  • ng’ayogera naye mu ngeri emuzzaamu amaanyi.​—Nge 31:26

  • ng’amuwa ebiseera eby’okukola emirimu gy’ekibiina.​—1Se 2:7, 8

  • ng’aba mumativu n’ebintu bye balina.​—1Ti 6:8

  • nga tamubuuza bikwata ku nsonga z’ekibiina ezirina okusigala nga za kyama.​—1Ti 2:11, 12; 1Pe 4:15

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share