EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGA | YEREMIYA 1-4
“Ndi Wamu Naawe Okukulokola”
Printed Edition
Yeremiya ayinza okuba nga yali anaatera okuweza emyaka 25 Yakuwa we yamulondera okuba nnabbi. Yeremiya yali awulira nga tasobola kukola mulimu ogwo, naye Yakuwa yasuubiza okumuyamba.
647
Yeremiya alondebwa okuba nnabbi
607
Yerusaalemi kizikirizibwa
580
Ekitabo kiggwa
Emyaka gyonna gya E.E.T.