EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 17-21
Kkiriza Yakuwa Akubumbe
Tusaanidde okukkiriza Yakuwa atubumbe
- Yakuwa atuwabula era atukangavvula tusobole okukulaakulanya engeri ennungi 
- Tulina okuba ebbumba eggonvu 
- Yakuwa tatukaka kukola by’ayagala 
Omubumbi ayinza okukyusa ekirowoozo ebbumba n’alikolamu ekintu ekirala
- Olw’okuba Yakuwa yatuwa eddembe ly’okwesaliwo, tuyinza okusalawo okukkiriza atubumbe oba okugaana 
- Yakuwa akyusa engeri gy’akolaganamu n’abantu okusinziira ku ngeri gye baba batuttemu obulagirizi bwe