EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABAGGALATIYA 1-3
“Nnamunenya Maaso ku Maaso”
Ebyogerwako mu nnyiriri zino bituyigiriza nti . . .
Tulina okuba abavumu.—w18.03 lup. 31-32 ¶16
Okutya abantu kyambika.—it-2-E lup. 587 ¶3
Abaweereza ba Yakuwa bonna tebatuukiridde, nga mw’otwalidde n’abo abatwala obukulembeze.—w10 6/15 lup. 17-18 ¶12
Tulina okufuba okweggyamu obusosoze bwonna.—w18.08 lup. 9 ¶5