LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Ssebutemba lup. 4
  • Salawo mu Ngeri ey’Amagezi ng’Olonda ow’Okufumbiriganwa Naye

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Salawo mu Ngeri ey’Amagezi ng’Olonda ow’Okufumbiriganwa Naye
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Okyajjukira?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • Yamba Abavubuka Okukulaakulana
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Essaala ya Sulemaani Eyayoleka Obwetoowaze era Eyaviira Ddala ku Mutima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Obufumbo—Kirabo Okuva eri Katonda ow’Okwagala
    ‘Mwekuumire Mu Kwagala Kwa Katonda’
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Ssebutemba lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Salawo mu Ngeri ey’Amagezi ng’Olonda ow’Okufumbiriganwa Naye

Sulemaani yasalawo mu ngeri etaali ya magezi bwe yawasa abakazi baali basinza bakatonda ab’obulimba (1Sk 11:1, 2; w18.07 lup. 18 ¶7)

Mpolampola bakazi ba Sulemaani baamuggya ku Yakuwa (1Sk 11:3-6; w19.01 lup. 15 ¶6)

Yakuwa yasunguwalira Sulemaani (1Sk 11:9, 10; w18.07 lup. 19 ¶9)

Ebifaananyi: Mwannyinaffe ali obwannamunigina nga yeesomesa Bayibuli era ng’alowooza ku w’oluganda omu ali obwannamunigina. 1. Ow’oluganda ng’aliko ky’addamu mu lukuŋŋaana. 2. Abuulira mu kifo kya lukale. 3. Ayambako mu kuyonja Ekizimbe ky’Obwakabaka.

Ekigambo kya Katonda kikubiriza Abakristaayo abali obwannamunigina, okuwasa oba okufumbirwa “mu Mukama waffe mwokka.” (1Ko 7:39) Kyokka okubatizibwa ku bwakyo tekifuula muntu kuba mwami oba mukyala mulungi. Omuntu gw’oyagala okuwasa oba okufumbirwa anaakuyamba okweyongera okuweereza Yakuwa n’omutima gwo gwonna? Akiraze nti ayagala nnyo Yakuwa? Nga tonnasalawo kuwasa oba kufumbirwa muntu, sooka oweeyo ekiseera okumumanya obulungi.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share