Ow’oluganda omuvubuka atendekebwa mu kibiina
Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Katonda y’atuleetera okubonaabona?
Ekyawandiikibwa: Yob 34:10
Eky’okulekawo: Lwaki waliwo okubonaabona?
○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Lwaki waliwo okubonaabona?
Ekyawandiikibwa: 1Yo 5:19
Eky’okulekawo: Katonda anaggyawo atya okubonaabona?
○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Katonda anaggyawo atya okubonaabona?
Ekyawandiikibwa: Mat 6:9, 10
Eky’okulekawo: Obwakabaka bwa Katonda kye ki?