LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb19 Agusito lup. 4
  • “Londa Abakadde”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Londa Abakadde”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Similar Material
  • Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Abalabirizi n’Abaweereza Balondebwa mu Nkola Ya Teyokulase
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka Bwa yakuwa—2001
  • Engeri Ekibiina Gye Kitegekeddwamu
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Abalabirizi ab’Okulunda Ekisibo
    Tutegekeddwa Okukola Yakuwa by’Ayagala
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Agusito lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | TITO 1–FIREMOONI

‘Londa Abakadde’

Tit 1:5-9

Tito ng’ali n’abamu ku b’oluganda ab’omu kyasa ekyasooka

Tito yaweebwa obuvunaanyizibwa ‘obw’okulonda abakadde mu buli kibuga.’ Ne leero, enkola eyo y’egobererwa, abalabirizi b’ebitundu be balonda abakadde n’abaweereza mu bibiina.

AKAKIIKO AKAFUZI

Nga bwe kyali mu kyasa ekyasooka, Akakiiko Akafuzi kawa abalabirizi b’ebitundu obuvunaanyizibwa obw’okulonda abakadde n’abaweereza mu bibiina.

Akasaale aka wansi

ABALABIRIZI B’EBITUNDU

Buli mulabirizi w’ekitundu alina okusaba Yakuwa amuyambe asobole okwetegereza obulungi ebikwata ku b’oluganda ababa basembeddwa okuweereza ng’abakadde oba abaweereza, era oluvannyuma n’alonda abo abatuukiriza ebisaanyizo.

Akasaale aka wansi

ABALONDEDDWA OKUWEEREZA NG’ABAKADDE

Ab’oluganda ababa balondeddwa okuweereza ng’abakadde balina okweyongera okutuukiriza ebisaanyizo by’omu Byawandiikibwa.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share