Kabona asinga obukulu ayingira Awasinga Obutukuvu
Bye Tuyinza Okwogerako
●○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Olowooza Katonda afaayo ku bantu abaagala okumanya ebimukwatako?
Ekyawandiikibwa: 1Pe 5:6, 7
Eky’okulekawo: Olowooza Katonda atufaako kinnoomu?
○● OKUDDIŊŊANA
Ekibuuzo: Olowooza Katonda atufaako kinnoomu?
Ekyawandiikibwa: Mat 10:29-31
Eky’okulekawo: Ddala Katonda ategeera bye tuyitamu?