Musa agolodde emikono gye okwawulamu Ennyanja Emmyufu
Bye Tuyinza Okwogerako
●○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Ani ayinza okutubudaabuda nga tuli mu nnaku?
Ekyawandiikibwa: 2Ko 1:3, 4
Eky’okulekawo: Kiki ekituuka ku muntu ng’afudde?
○● OKUDDIŊŊANA
Ekibuuzo: Kiki ekituuka ku muntu ng’afudde?
Eky’okulekawo: Tuliddamu okulaba abantu baffe abaafa?