LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb20 Ddesemba lup. 6
  • Bye Tuyigira ku Ebyo Ebyakolebwanga ku Lunaku olw’Okutangirirako Ebibi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyigira ku Ebyo Ebyakolebwanga ku Lunaku olw’Okutangirirako Ebibi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Similar Material
  • Ebimu ku Ebyo Bye Tuyiga mu Kitabo ky’Eby’Abaleevi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
  • Engeri y’Okutuukiriramu Oyo “Awulira Okusaba”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
  • Engeri Ebyoto Gye Byakozesebwangamu mu Kusinza okw’Amazima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Waayo Ssaddaaka eri Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Ddesemba lup. 6
Kabona asinga obukulu ayingira Awasinga Obutukuvu ng’akutte obubaani n’amanda agaaka.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBY’ABALEEVI 16-17

Bye Tuyigira ku Ebyo Ebyakolebwanga ku Lunaku olw’Okutangirirako Ebibi

16:12-15

Kiki kye tuyigira ku ngeri obubaani gye bwakozesebwangamu ku Lunaku olw’Okutangirirako Ebibi?

  • Essaala z’abaweereza ba Yakuwa abeesigwa ziringa obubaani. (Zb 141:2) Nga kabona bwe yaleetanga obubaani mu maaso ga Yakuwa mu ngeri eweesa Yakuwa ekitiibwa, naffe bwe tuba tusaba Yakuwa, tusaanidde okuba abawombeefu era n’okwogera mu ngeri emuweesa ekitiibwa

  • Kabona asinga obukulu yalinanga okusooka okwotereza obubaani nga tannaba kuwaayo ssaddaaka. Mu ngeri y’emu, Yesu bwe yali tannaba kuwaayo bulamu bwe nga ssaddaaka yalina kusooka kubeera mwesigwa eri Yakuwa, Yakuwa okusobola okukkiriza ssaddaaka ye

Ebifaananyi: 1. Abafumbo basaba nga tebannagenda kubuulira. 2. Abafumbo be bamu babuulira omuvuzi wa takisi nga bakozesa tabbuleeti.

Biki bye nnina okukola, Yakuwa okusobola okukkiriza ssaddaaka ze mpaayo gy’ali?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share