LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Maaki lup. 16
  • Bye Tuyinza Okwogerako

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyinza Okwogerako
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Kaweefube ow’Okuyita Abantu ku Mukolo gw’Ekijjukizo (Febwali 27–Maaki 27)
  • Omulundi Ogusooka
  • Okuddiŋŋana
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Bye Tuyinza Okwogerako mu Buweereza
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Maaki lup. 16

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

Bye Tuyinza Okwogerako

Kaweefube ow’Okuyita Abantu ku Mukolo gw’Ekijjukizo (Febwali 27–Maaki 27)

Akapapula akayita abantu ku Mukolo ogw’Okujjukira okufa kwa Yesu, akalina omutwe ogugamba nti, ‘Oyanirizibwa!’

“Tukuyita [oba tukukubidde oba tukuwandiikidde nga tukuyita] ku mukolo omukulu ennyo ogujja okubaako abantu bukadde na bukadde okwetooloola ensi yonna. Omukolo ogwo gwe gw’okujjukira okufa kwa Yesu.” Muwe [oba muweereze] akapapula akamuyita. “Akapapula kano kalaga ekiseera n’ekifo omukolo ogwo we gunaabeera mu kitundu kyaffe [oba engeri gy’osobola okweyunga ku mukolo ogwo okuyitira ku Intaneeti]. Ate era tukwaniriza ku kwogera okw’enjawulo okujja okubaawo nga Maaki 21, 2021.”

Omuntu bw’Alaga Okusiima: Mulage [oba muweereze] vidiyo, Okujjukira Okufa kwa Yesu.

Eky’okulekawo: Lwaki Yesu yafa?

Omulundi Ogusooka

Ekibuuzo: Yesu y’ani?

Ekyawandiikibwa: Mat 16:16

Eky’okulekawo: Lwaki Yesu yafa?

EKYAWANDIIKIBWA EKYO KISANGE MU KATABO KANO:

  • Akatabo, ‘Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?’

    bhs lup. 41 ¶5

Okuddiŋŋana

Ekibuuzo: Lwaki Yesu yafa?

Ekyawandiikibwa: Mat 20:28

Eky’okulekawo: Tuyinza tutya okukiraga nti tusiima ssaddaaka ya Yesu?

EKYAWANDIIKIBWA EKYO KISANGE MU KATABO KANO:

  • Akatabo, ‘Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?’

    bhs lup. 52 ¶2

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share