LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb20 Apuli lup. 1
  • Bye Tuyinza Okwogerako

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyinza Okwogerako
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
  • ○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
  • ○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
  • KAWEEFUBE OW’OKUYITA ABANTU KU KIJJUKIZO (Maaki 14–Apuli 7):
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Apuli lup. 1
Yesu n’abatume be abeesigwa batudde okukwata eky’Ekiro kya Mukama Waffe.

Yesu akola endagaano n’abatume be abeesigwa

Bye Tuyinza Okwogerako

●○○ OMULUNDI OGUSOOKA

Ekibuuzo: Katonda yalina kigendererwa ki okutonda abantu?

Ekyawandiikibwa: Lub 1:28

Eky’okulekawo: Tumanya tutya nti ekigendererwa Katonda kye yalina ng’atonda abantu kijja kutuukirira?

EKYAWANDIIKIBWA EKYO KISANGE MU KATABO KANO:

  • Akatabo ‘Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?’

    bhs lup. 29 ¶1

○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA

Ekibuuzo: Tumanya tutya nti ekigendererwa Katonda kye yalina ng’atonda abantu kijja kutuukirira?

Ekyawandiikibwa: Is 55:11

Eky’okulekawo: Obulamu buliba butya nga Katonda atuukirizza ekigendererwa kye?

EKYAWANDIIKIBWA EKYO KISANGE MU KATABO KANO:

  • Akatabo ‘Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?’

    bhs lup. 29 ¶2

○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI

Ekibuuzo: Obulamu buliba butya nga Katonda atuukirizza ekigendererwa kye?

Ekyawandiikibwa: Zb 37:10, 11

Eky’okulekawo: Kiki kye tulina okukola okusobola okuganyulwa mu bisuubizo bya Katonda?

EKYAWANDIIKIBWA EKYO KISANGE MU KATABO KANO:

  • Akatabo ‘Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?’

    bhs lup. 35 ¶17

KAWEEFUBE OW’OKUYITA ABANTU KU KIJJUKIZO (Maaki 14–Apuli 7):

“Tukuyita ku mukolo omukulu ennyo ogujja okubaako abantu bukadde na bukadde okwetooloola ensi yonna. Omukolo ogwo gwe gw’okujjukira okufa kwa Yesu.” Muwe akapapula akamuyita. “Akapapula kano kalaga ekiseera n’ekifo omukolo ogwo we gunaabeera mu kitundu kyaffe. Ate era tukwaniriza ku kwogera okw’enjawulo okujja okubaawo nga Apuli 5, 2020.”

Eky’Okulekawo ng’Omuntu Alaze Okusiima: Lwaki Yesu yafa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share