EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Okuweereza Yakuwa Si Kizibu Nnyo
Okuyiga n’okugondera amateeka ga Yakuwa si kizibu nnyo gye tuli (Ma 30:11-14; w10 1/1 lup. 10 ¶2)
Yakuwa awadde buli omu ku ffe eddembe ery’okwesalirawo (Ma 30:15; w10 1/1 lup. 10 ¶1)
Yakuwa atukubiriza okulondawo obulamu (Ma 30:19; w10 1/1 lup. 10 ¶4)
Okuweereza Yakuwa si kizibu nnyo singa tumwesiga okutuwa obulagirizi n’amaanyi.