LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Ssebutemba lup. 14
  • Kuuma Obusika Bwo obw’Omuwendo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Kuuma Obusika Bwo obw’Omuwendo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Yakuwa Yagabanyaamu Ensi mu Ngeri ey’Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Yakuwa Alwanirira Isirayiri
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Okubuulirira Yoswa Kwe Yasembayo Okuwa Abayisirayiri
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Yakuwa Ayawulawo Abantu Be
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Ssebutemba lup. 14

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Kuuma Obusika Bwo obw’Omuwendo

Kalebu yakuuma obusika bwe bwe yabugobaamu abalabe ab’amaanyi (Yos 15:14; it-1-E lup. 1083 ¶3)

Abayisirayiri abamu tebaakuuma busika bwabwe bwe baalemererwa okubugobamu abantu abaali batasinza Yakuwa (Yos 16:10; it-1-E lup. 848)

Abo abaali baagala okukuuma obusika bwabwe Yakuwa yabayamba (Ma 20:1-4; Yos 17:17, 18; it-1-E lup. 402 ¶3)

Yakuwa awadde Abakristaayo bonna obusika obw’omuwendo, nga buno bwe bulamu obutaggwaawo. Okusobola okukuuma obusika bwaffe tusaanidde okufuba okulaba nti tetutwalirizibwa bikemo, nga tufuba okwesomesa, okubaawo mu nkuŋŋaana, okubuulira, n’okusaba.

Taata ali mu kusinza kw’amaka ne mukyala we n’abaana baabwe.

WEEBUUZE, ‘Nkuuma obusika bwange?’

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share