LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Maayi lup. 5
  • “Okwagala . . . Tekusanyukira Bitali bya Butuukirivu”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Okwagala . . . Tekusanyukira Bitali bya Butuukirivu”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Okwagala Kwe Kwawulawo Abakristaayo ab’Amazima—Sanyukira Wamu n’Amazima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Yonasaani Yali Muvumu era nga Mwesigwa
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Lwaki Dawudi Alina Okudduka
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Dawudi ne Sawulo
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maayi lup. 5

LIVING AS CHRISTIANS

“Okwagala . . . Tekusanyukira Bitali bya Butuukirivu”

Abakristaayo ab’amazima bafuba okwoleka okwagala mu byonna bye bakola. Okwagala “tekusanyukira bitali bya butuukirivu.” (1Ko 13:4, 6) N’olwekyo, twewala eby’okwesanyusaamu ebirimu ebintu gamba ng’ebikolwa eby’obugwenyufu n’ebikolwa eby’obukambwe. Ate era tetusanyuka ng’abalala batuukiddwako ebintu ebibi, ka babe abo ababa batuyisizza obubi.​—Nge 17:5.

MULABE VIDIYO JJUKIRA ENGERI OKWAGALA GYE KWEYISAAMU​—TEKUSANYUKIRA BITALI BYA BUTUUKIRIVU, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

  • Dawudi yeeyisa atya bwe yakitegeera nti Sawulo ne Yonasaani baali bafudde?

  • Luyimba ki Dawudi lwe yayiiya okukungubagira Sawulo ne Yonasaani?

  • Lwaki Dawudi teyasanyuka nga Sawulo afudde?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share