LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Jjulaayi lup. 12
  • Bye Tuyigira ku Mpagi Ebbiri

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyigira ku Mpagi Ebbiri
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • B8 Yeekaalu Sulemaanyi Gye Yazimba
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • Baazimba n’Omutima Gwabwe Gwonna
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Oyigira ku Nsobi Zo?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Zzaamu Bakkiriza Banno Amaanyi mu Biseera Ebizibu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 12
Ekisasi kya yeekaalu n’empagi ebbiri ez’ekikomo ezaasimbibwa ku mulyango.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Bye Tuyigira ku Mpagi Ebbiri

Empagi bbiri ennene zaasimbibwa ku kisasi kya yeekaalu (1Sk 7:15, 16; w13 12/1 lup. 13 ¶3)

Empagi ezo zaaweebwa amannya agaalina amakulu (1Sk 7:21; it-1-E lup. 348)

Yakuwa yandiyambye abantu ‘okunyweza’ yeekaalu singa baasigala nga bamwesiga (1Sk 7:21, obugambo obuli wansi; Zb 127:1)

Yakuwa ayinza okuba nga yatuyamba okuvvuunuka ebizibu bingi okusobola okuyiga amazima. Naye okusobola okusigala nga ‘tunyweredde mu mazima,’ tulina okweyongera okumwesiga.​—1Ko 16:13.

Ebifaananyi: 1. Omukazi ali mu dduuka ng’akkiriza brocuwa “Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!” mwannyinaffe gy’amuwa. 2. Omukazi asoma ekitabo “Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!” era alowooza ku muze gwe ogw’okunywa ssigala. 3. Abatizibwa.

WEEBUUZE, ‘Nkiraga ntya nti nneesiga Yakuwa?’

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share