LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maaki lup. 2
  • Okusinza mu Yeekaalu Kwali Kutegekeddwa Bulungi Nnyo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okusinza mu Yeekaalu Kwali Kutegekeddwa Bulungi Nnyo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Obuweereza bw’Abaleevi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Emisingi egy’Okugoberera Okusobola Okusala Emisango mu Butuukirivu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Baavu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Bye Tuyigira ku Ngeri Abayisirayiri Gye Baali Bategekeddwamu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okusinza mu Yeekaalu Kwali Kutegekeddwa Bulungi Nnyo

Kabaka Dawudi yateekateeka Abaleevi ne bakabona okuweereza ku yeekaalu (1By 23:6, 27, 28; 24:1, 3; it-2-E lup. 241, 686)

Abayimbi abakugu n’abayiga baalondebwa okuyimba (1By 25:1, 8; it-2-E lup. 451-452)

Abaleevi baalondebwa okubeera abakuumi b’oku miryango, abawanika, n’okukola emirimu emirala (1By 26:16-20; it-1-E lup. 898)

Ab’oluganda ne bannyinaffe ng’olukuŋŋaana terunnatandika. 1. Nga babuuzaganya era nga banyumya. 2. Ow’oluganda ng’aliko by’alaga mwannyinaffe ebyateekebwa awatimbibwa amabaluwa. 3. Mwannyinaffe ng’ateeka ssente mu kasanduuko. 4. Ow’oluganda ng’awa mwannyinaffe ebitabo. 5. Ow’oluganda ng’atereeza akazindaalo ku pulatifoomu. 6. Ow’oluganda ne katabani ke nga bayonja.

Tusinza Yakuwa mu ngeri entegeke obulungi kubanga naye akola ebintu mu ngeri entegeke obulungi.​—1Ko 14:33.

EKY’OKULOWOOZAAKO: Ekibiina Ekikristaayo kitegekeddwa kitya obulungi okuweereza Yakuwa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share