LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maaki lup. 5
  • Kabaka Sulemaani Asalawo mu Ngeri Etali ya Magezi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Kabaka Sulemaani Asalawo mu Ngeri Etali ya Magezi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Kyakulabirako Kirungi gy’Oli Oba Kulabula gy’Oli?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • “Weesige Yakuwa Katonda Wo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Zzaamu Bakkiriza Banno Amaanyi mu Biseera Ebizibu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Oganyulwa mu Bujjuvu mu Kigambo kya Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 5
Kabaka Sulemaani ng’alowooza ku ky’okusalawo. Ebifaananyi: 1. Ekibuga ekyetooloddwa bbugwe. 2. Embalaasi n’amagaali g’olutalo. 3. Abasajja babiri nga bazimba ekisenge eky’amayinja.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Kabaka Sulemaani Asalawo mu Ngeri Etali ya Magezi

[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Ebyomumirembe.]

Sulemaani yakuŋŋaanya embalaasi n’amagaali g’olutalo okuva e Misiri (Ma 17:15, 16; 2By 1:14, 17)

Okusobola okulabirira embalaasi n’amagaali ago, kyali kyetaagisa abakozi era n’ebibuga okuzimbibwa (2By 1:14; it-1-E lup. 174 ¶5; lup. 427)

Wadde ng’abantu baali bulungi mu kiseera ekyasooka eky’obufuzi bwa Sulemaani, mu kiseera ky’obufuzi bwa Lekobowaamu baajeema kubanga Lekobowaamu yayongera ku mugugu kitaawe gwe yali abatisse. (2By 10:3, 4, 14, 16) Ebyo bye tusalawo birina engeri gye bitukwatako era ne gye bikwata ku balala.​—Bag 6:7.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share