LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maayi lup. 9
  • Yakuwa Ye “Kitaawe w’Abatalina Bakitaabwe”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yakuwa Ye “Kitaawe w’Abatalina Bakitaabwe”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Kozesa Emisingi gya Bayibuli Okuyamba Abaana Bo Okuweereza Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • “Mweronderewo . . . Gwe Munaaweerezanga”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maayi lup. 9
Ow’oluganda omuvubuka alabikira mu kitundu “Osobola Okuweereza Yakuwa Wadde nga Bazadde Bo Tebaakuteerawo Kyakulabirako Kirungi,” ng’anyumya n’ow’oluganda omukulu gw’abuulira naye.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Yakuwa Ye “Kitaawe w’Abatalina Bakitaabwe”

Buli mwaka, abavubuka bangi basalawo okuweereza Yakuwa. (Zb 110:3) ­Mmwe abavubuka, Yakuwa abafaako nnyo. Ategeera okusoomooza kwe mwolekagana nakwo era asuubiza okubayamba okweyongera okumuweereza. Bw’oba ng’oli mu maka agalimu omuzadde omu, kijjukire nti Yakuwa ye “Kitaawe w’abatalina bakitaabwe.” (Zb 68:5) Yakuwa asobola okukuyamba okusobola okweyongera okumuweereza k’ebeere mbeera ki gy’oyolekagana nayo ewaka.—1Pe 5:10.

A scene from the video “Abo Abalwanirira Okukkiriza Kwabwe—Abakuzibwa Abazadde Abali Obwannamunigina.” Tammy Ludlow.

MULABE VIDIYO ABO ABALWANIRIRA OKUKKIRIZA KWABWE—ABAKUZIBWA ABAZADDE ABALI OBWANNAMUNIGINA, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

  • Kiki ky’oyigidde ku Tammy, Charles, ne Jimmy?

  • Okusinziira ku Zabbuli 27:10, kiki Yakuwa ky’asuubiza abo abali mu maka agalimu omuzadde omu?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share