LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Jjulaayi lup. 2
  • “Omulimu Temugutaataaganya”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Omulimu Temugutaataaganya”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Okyajjukira?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
  • Kkiriza Yakuwa Akukozese
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ddi lw’Osaanidde Okwesiga Yakuwa?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Toyabuliranga Bakkiriza Banno
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

‘Omulimu Temugutaataaganya’

Kabona asinga obukulu Yesuwa (Yoswa) ne Gavana Zerubbaberi, baawoma omutwe mu mulimu gw’okuddamu okuzimba yeekaalu wadde nga gwali guwereddwa (Ezr 5:1, 2; w22.03 lup. 18 ¶13)

Abo abaali baziyiza omulimu ogwo bwe baababuuza eyabalagira okuddamu okuzimba, Abayudaaya baajuliza ekiragiro Kuulo kye yali yawa (Ezr 5:3, 17; w86-E 2/1 lup. 29, kas. ¶2-3)

Kabaka yakkiriza ekiragiro Kuulo kye yali yawa era n’alagira abo abaali baziyiza omulimu okulekera awo okugutaataaganya (Ezr 6:7, 8; w22.03 lup. 15 ¶7)

Mwannyinaffe alaba programu ku JW Broadcasting era akuba akafaananyi nga Zerubbaberi ne Kabona asinga obukulu Yesuwa, bawa obulagirizi Bayisirayiri bannaabwe abakola omulimu ogw’okuddamu okuzimba Yeekaalu.

EKY’OKULOWOOZAAKO: Ebyo ebyaliwo bituyamba bitya okukolera ku bulagirizi obutuweebwa abo Yakuwa b’akozesa, wadde nga tuyinza obutabutegeera bulungi?​—w22.03 lup. 19 ¶16.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share