LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Jjulaayi lup. 15
  • Koppa Okwagala kwa Yakuwa Okutajjulukuka

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Koppa Okwagala kwa Yakuwa Okutajjulukuka
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Yakuwa Akulaga Okwagala Okutajjulukuka
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Yakuwa Ayagala Tube n’Okwagala Okutajjulukuka?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Okwagala kwa Katonda kwa Mirembe na Mirembe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
  • Tuyinza Tutya Okukiraga nti Twagala Yakuwa?
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 15

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Koppa Okwagala kwa Yakuwa Okutajjulukuka

Yakuwa atuteerawo ekyokulabirako ekisingayo obulungi eky’okulaga okwagala okutajjulukuka. (Zb 103:11) Okwagala kuno si nneewulira omuntu gy’ayinza okuba nayo okumala akaseera katono. Okwagala okutajjulukuka kuzingiramu okunywerera ku muntu. Yakuwa yalaga Abayisirayiri okwagala okutajjulukuka mu ngeri nnyingi. Yabaggya mu buddu e Misiri era n’abatwala mu Nsi Ensuubize. (Zb 105:42-44) Yalwanirira abantu be, era emirundi mingi yabasonyiwanga nga bakoze ensobi. (Zb 107:19, 20) Bwe ‘tufumiitiriza ku bikolwa bya Yakuwa ebiraga okwagala kwe okutajjulukuka,’ kituleetera okumukoppa.​—Zb 107:43.

Ebifaananyi: Ebifaananyi ebyaggibwa mu vidiyo “Fumiitiriza ku Bikolwa bya Yakuwa Ebiraga Okwagala Kwe Okutajjulukuka.” 1. Ow’oluganda Capra n’ow’oluganda omulala nga bakyalidde mwannyinaffe. 2. Ow’oluganda Capra, ng’asibiddwa mu kkomera n’ab’oluganda abalala, ng’awa ow’oluganda omulwadde emmere.

MULABE VIDIYO “FUMIITIRIZA KU BIKOLWA BYA YAKUWA EBIRAGA OKWAGALA KWE OKUTAJJULUKUKA,” OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Tuyinza tutya okulaga okwagala okutajjulukuka?

  • Lwaki kitwetaagisa okwefiiriza okusobola okulaga okwagala okutajjulukuka?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share