LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Noovemba lup. 9
  • Abazadde, Muyambe Abaana Bammwe Basobole Okusanyusa Yakuwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Abazadde, Muyambe Abaana Bammwe Basobole Okusanyusa Yakuwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Kozesa Emisingi gya Bayibuli Okuyamba Abaana Bo Okuweereza Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Noovemba lup. 9
Ebifaananyi: Bye tukozesa okuyigiriza abaana. 1. Abaana ab’emyaka egy’enjawulo nga batunudde mu katabo “Listening to the Great Teacher.” 2. Akatabo “Listening to the Great Teacher.” 3. Omuwala ng’akutte ekitabo, “Ekitabo Kyange eky’Engero za Bayibuli.” 4. Omuwala omulala ng’asoma ekitabo, “Ekitabo Kyange eky’Engero za Bayibuli.” 5. Omuwala ng’asoma ekitabo, “Your Youth​—Getting the Best out of It” ku lukuŋŋaana. 6. Omulenzi ng’asiiga ekifaananyi kye baggye mu kitundu, eby’Okukola ku Bifaananyi, ku jw.org. 7. Ekifaananyi okuva mu katabo “Bye Njiga mu Bayibuli.” 8. Ekifaananyi ekiriko Caleb ne Sophia ababeera mu vidiyo za “Beera Mukwano gwa Yakuwa.” 9. Ekitabo “Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli.” Ekifaananyi okuva mu kitabo ekyo nga kiraga Samusooni ng’asindika empagi bbiri.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Abazadde, Muyambe Abaana Bammwe Basobole Okusanyusa Yakuwa

Abaana Yakuwa abatwala nga ba muwendo nnyo. Alaba engeri gye bakulaakulanamu mu by’omwoyo n’engeri gye boolekamu obugumiikiriza. (1Sa 2:26; Luk 2:52) Abaana ne bwe baba nga bato nnyo, basobola okusanyusa Yakuwa mu ngeri gye beeyisaamu. (Nge 27:11) Ng’akozesa ekibiina kye, Yakuwa atuwadde ebitabo ne vidiyo okusobola okuyamba abazadde okuyigiriza abaana baabwe okumwagala n’okumugondera.

MULABE VIDIYO ABAANA, OBUGUMIIKIRIZA BWAMMWE BUSANYUSA YAKUWA! OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Bintu ki Yakuwa by’atuwadde okumala emyaka mingi okusobola okuyamba abaana?

  • Biki abazadde bye basobola okukozesa okuyamba abaana baabwe?

  • Abaana, biki Yakuwa by’atuwadde ebibayambye, era lwaki?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share