LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Noovemba lup. 11
  • Okuba Abeesigwa mu Birowoozo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okuba Abeesigwa mu Birowoozo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2025-2026 Olubaako Akiikiridde Ettabi
  • Laba w’Otuuse
    Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Noovemba lup. 11
Mwanyinaffe ng’atunudde mu ddirisa.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okuba Abeesigwa mu Birowoozo

Tukiraga nti tuli beesigwa eri Yakuwa si mu ebyo byokka bye twogera ne bye tukola, naye ne mu ebyo bye tulowooza. (Zb 19:14) N’olwekyo Bayibuli etukubiriza okulowooza ku bintu ebituufu, ebikulu, ebituukirivu, ebirongoofu, ebyagalibwa, ebyogerwako obulungi, ebirungi, n’ebitenderezebwa. (Baf 4:8) Kya lwatu nti tusobola okufuna ebirowoozo ebibi. Naye okwefuga kujja kutuyamba okubyeggyamu, tulowooze ku bintu ebirungi. Okulowooza ku bintu ebirungi kijja kutuyamba okweyongera okukola ebintu ebirungi.​—Mak 7:​21-23.

Ku buli kimu ku byawandiikibwa bino wammanga wandiikawo ekintu kye tusaanidde okwewala kulowoozaako:

Bar 12:3

Luk 12:15

Mat 5:28

Baf 3:13

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share