Ekiyinza Okutuyamba Okuba N’ebiseera Eby’omu Maaso Ebirungi
KIKI EKIYINZA OKUTUYAMBA OKUBA N’EBISEERA EBY’OMU MAASO EBIRUNGI? OLOWOOZA:
- Buyigirize obwa waggulu? 
- Bugagga? 
- Kweyisa bulungi? 
- Oba kintu kirala? 
Ebyawandiikibwa Ebitukuvu bigamba nti:
“Amagezi ga muganyulo gy’oli. Bw’ogafuna, ebiseera byo eby’omu maaso bijja kuba birungi.”—ENGERO 24:14.
Mu Byawandiikibwa Ebitukuvu mulimu amagezi amalungi agajja okukuyamba okuba n’ebiseera eby’omu maaso ebirungi.