LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp22 Na. 1 lup. 3
  • Tusobola Okweggyamu Obukyayi!

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Tusobola Okweggyamu Obukyayi!
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
  • Similar Material
  • Lwaki Waliwo Obukyayi Bungi?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
  • Ennyanjula
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
  • Ekiseera Lwe Watalibaawo Bukyayi!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
  • Ebikolwa Ebyoleka Obukyayi Bikosa Abantu Buli Wamu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
wp22 Na. 1 lup. 3
Ebifaananyi: Omusajja omunakuwavu ng’afumiitiriza ku bintu abantu bye bamukola ebyoleka obukyayi. 1. Omukazi akutte essimu ng’amusonzeemu olunwe. 2. Omukazi omulala amutunuulira mu ngeri eraga nti amunyooma. 3. Omusajja asoma amawulire amutunuulira amwenyinyimbwa. 4. Omusajja ng’asoma amawulire ku ttivi.

Tusobola Okweggyamu Obukyayi!

Wali oyisiddwaako mu ngeri eyoleka obukyayi?

Ne bw’oba nga toyisibwangako bw’otyo, oyinza okuba ng’olina abantu b’olabye nga bayisibwa mu ngeri eyoleka obukyayi. Amawulire gatera okulaga abantu abayisibwa obubi olw’eggwanga lyabwe, langi yaabwe, oba olw’okuba balyi ba bisiyaga. N’ekivuddemu, gavumenti zitaddewo ebibonerezo ebiweebwa abo abayisa abalala obubi olw’obukyayi bwe baba babalinako.

Abantu abakyayibwa nabo batera okukyawa abalala. Emirundi mingi abantu abakolwako ebintu ebyoleka obukyayi, nabo babikola abalala.

Oboolyawo baali bakusosoddeko, bakujerezeeko, bakuvumyeko, oba okukutiisatiisa. Kyokka obukyayi busingawo ku ebyo. Butera okuviirako abantu okutulugunya abalala, okwonoona ebintu byabwe, okubatta, abakazi okukwatibwa, oba ekitta bantu.

Ebibuuzo bino bigenda kuddibwamu mu katabo kano era kagenda kulaga engeri gye tuyinza okweggyamu obukyayi:

  • Lwaki waliwo obukyayi bungi?

  • Tuyinza tutya okweggyamu obukyayi?

  • Ekiseera kirituuka ne waba nga tewakyaliwo bukyayi?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share