LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp22 Na. 1 lup. 16
  • Ebikolwa Ebyoleka Obukyayi Bikosa Abantu Buli Wamu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebikolwa Ebyoleka Obukyayi Bikosa Abantu Buli Wamu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
  • Similar Material
  • Tusobola Okweggyamu Obukyayi!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
  • Lwaki Waliwo Obukyayi Bungi?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
  • Lwaki Waliwo Obukyayi Bungi?—Kiki Bayibuli ky’egamba?
    Ensonga Endala
  • Engeri Gye Tuyinza Okweggyamu Obukyayi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2022
wp22 Na. 1 lup. 16
Nnannyini dduuka lye baamenye ne babbamu ebintu ng’atunuulira endabirwamu gye baayasizza. Abakozi be bali mu kuyonja.

Ebikolwa Ebyoleka Obukyayi Bikosa Abantu Buli Wamu

Abantu okwetooloola ensi bakosebwa olw’ebikolwa eby’obukyayi.

Amawulire n’emikutu emigattabantu byeyongedde okwogera ku bantu aboogera ebintu ebyoleka obukyayi eri abalala, abaweereza abalala obubaka obwoleka obukyayi, era abakola ebikolobero olw’obukyayi bwe balina eri abalala. Ate era abantu bangi basosolebwa, bajeregebwa, bavumibwa, batiisibwatiisibwa, era boonoonerwa ebyabwe. Buli wamu abantu bakosebwa olw’ebikolwa eby’obukyayi!

Akatabo kano kalaga engeri abantu gye bayinza okweggyamu obukyayi. Bye koogerako bisoboka, era abantu bangi okwetooloola ensi basobodde okweggyamu obukyayi.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share