LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • w23 Maayi lup. 32
  • Ebisobola Okukuyamba Ng’onoonyereza

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebisobola Okukuyamba Ng’onoonyereza
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Ebituyamba mu Kunoonyereza Ebiri ku LAYIBULALE EY’OKU MUKUTU GWAFFE OGWA INTANEETI
  • Ekitabo Ekipya Ekituyamba Okunoonyereza
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Omukutu Gwaffe Ogwa Intaneeti—Gukozese mu Kwesomesa ne mu Kusinza kw’Amaka
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Ebinaakuyamba mu Kwesomesa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Ebisobola Okukuyamba Nga Weesomesa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
w23 Maayi lup. 32

Ebisobola Okukuyamba Ng’onoonyereza

Ebituyamba mu Kunoonyereza Ebiri ku LAYIBULALE EY’OKU MUKUTU GWAFFE OGWA INTANEETI

Ebyo bye tukozesa okunoonyereza bisobola okukuyamba okuyiga ebintu bingi ebikwata ku nsonga ez’enjawulo. Ebyo bye tukozesa mu kunoonyereza ebiri ku mukutu gwaffe bizingiramu Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza, n’ebyo ebiri mu Lungereza gamba nga Glossary, Insight on the Scriptures, ne Watch Tower Publications Index.

Bw’oba olina ky’oyagala okunoonyerezaako ku layibulale yaffe ey’oku mukutu, kiwandiike mu kasanduuko akalimu ebigambo “Wandiika ky’Onoonyerezaako.” Bw’otandika okuwandiika ky’oyagala okunoonyerezaako, wansi w’akasanduuko ako bajja kukuleetera ebigambo ebirala ebifaananako ekyo ky’oba owandiikamu. Ekigambo ky’oba onoonyerezaako bwe kiba nga mwekiri mu ebyo bye tukozesa okunoonyereza, ojja kukirabako ekigambo “Ky’Onoonyerezaako.”

Kigezeeko: Wandiika ekigambo “Yakuwa” mu kasanduuko akalimu ebigambo “Wandiika ky’Onoonyerezaako” (A). Nyiga ku kigambo “Yakuwa” ekiggiddeko ekigambo “Ky’Onoonyerezaako” (B). Bajja kukuleetera ebigambo ebirala ebirina akakwate ku ekyo ky’onoonyerezaako okuva mu ebyo bye tukozesa okunoonyereza eby’enjawulo.

W’owandiika ky’oba onoonyerezaako ku “LAYIBULALE EY’OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti.” Ennukuta A eraga ekigambo ekiwandiikiddwa mu kasanduuko w’owandiika ky’oyagala okunoonyerezaako. Ennukuta B eraga ekigambo “Ky’Onoonyerezaako” ekijjira ku kigambo ky’oba onoonyerezaako.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share