LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • w23 Ssebutemba lup. 32
  • Ebinaakuyamba mu Kunoonyereza

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebinaakuyamba mu Kunoonyereza
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Abaana Bye Basobola Okukolako
  • Kozesa Omukutu jw.org ng’Obuulira—Beera Mukwano gwa Yakuwa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Kozesa Omukutu Gwaffe Ogwa Intaneeti Okuyigiriza Abaana Bo
    Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
  • Funa Amagezi Agasobola Okukuyamba mu Bulamu Obwa Bulijjo ku JW.ORG
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Lwaki Abantu Tebakyawaŋŋana Kitiibwa mu Maka?
    Zuukuka!—2024
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
w23 Ssebutemba lup. 32

Ebinaakuyamba mu Kunoonyereza

Abaana Bye Basobola Okukolako

Abazadde balina obuvunaanyizibwa obw’amaanyi obw’okuyigiriza abaana baabwe ebikwata ku Yakuwa. (Bef. 6:4) Ekibiina kya Yakuwa kifulumizza ebintu bingi ebisobola okuyamba abazadde. Oyinza otya okubikozesa okutendeka abaana bo?

  • Laba ebintu ebiriyo. Ku JW.ORG kuliko ebintu ebisobola okuyamba abaana, nga muno mwe muli vidiyo n’ebintu ebiri mu buwandiike.a Okufuna ebintu ebyo, genda awatandikirwa owandiike ekigambo “Abaana” oba “Abavubuka” mu kasanduuko akaliko ekigambo “Noonya.”

  • Londa ebiyinza okuyamba abaana bo. Mu ebyo ebiri wansi w’ekitundu “Abaana,” osobola okulondamu ebiyinza okuyamba omwana wo. Okusobola okubifuna, genda wansi w’omutwe “Ebiyinza Okukolebwa mu Kusinza kw’Amaka” (“Family Worship Projects.”)

  • Naawe weenyigiremu. Vidiyo zaffe n’ebirala ebiri ku mukutu weewale okubikozesa ng’ebiyamba obuyambi abaana bo okutwaliriza obudde. Mu kifo ky’ekyo, bikubagamyeko nabo ebirowoozo era bayambe okunyweza enkolagana yaabwe ne Yakuwa.

a Ku JW Library® kuliko vidiyo zonna ez’abaana, naye ebintu ebiri mu buwandiike ebiriko, bikyali bitono

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share