Wali Weebuuzizzaako Ebibuuzo nga Bino?
Bwe kiba nti buli muntu ayagala emirembe, lwaki waliwo entalo nnyingi?.
Kisoboka okuba n’emirembe egya nnamaddala mu nsi ejjudde obumenyi bw’amateeka?
Ekiseera kirituuka ne waba nga tewakyaliwo ntalo?
Engeri Bayibuli gy’eddamu ebibuuzo ebyo eyinza okukwewuunyisa era awatali kubuusabuusa ojja kubudaabudibwa.
Weekenneenye ekyo Bayibuli ky’eyogera ku nsonga eyo enkulu. Yiga ebisingawo mu katabo kano