Footnote
a Ng’ekyokulabirako, Bayibuli eyogera ku maaso ga Katonda, amatu ge, ennyindo ze, akamwa ke, emikono gye, n’ebigere bye. (Zabbuli 18:15; 27:8; 44:3; Isaaya 60:13; Matayo 4:4; 1 Peetero 3:12) Ebigambo ng’ebyo tetuyinza kubitwala nga bwe biri, era nga bwe tutayinza kutwala Yakuwa okuba “Olwazi” lwennyini oba ‘engabo’ yennyini.—Ekyamateeka 32:4; Zabbuli 84:11.