Footnote
a Oluusi ebika by’Abayisirayiri byalwanagananga, naye entalo ezo tezaasanyusanga Yakuwa. (1 Bassek. 12:24) Naye emirundi egimu Katonda yakkirizanga ebika by’Abayisirayiri ebimu okulwanyisa ebirala, kubanga ebika ebyo byabanga bimujeemedde oba nga bikoze ebintu ebibi ennyo.—Bal. 20:3-35; 2 Byom. 13:3-18; 25:14-22; 28:1-8.