LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 3
  • Amaanyi Gaffe, Essuubi Lyaffe, Obwesige Bwaffe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Amaanyi Gaffe, Essuubi Lyaffe, Obwesige Bwaffe
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Amaanyi Gaffe, Essuubi Lyaffe, Obwesige Bwaffe
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Erinnya lyo Ggwe Yakuwa
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Erinnya Lyo Ggwe Yakuwa
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Ekintu kya Katonda Ekiganzi
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 3

OLUYIMBA 3

Amaanyi Gaffe, Essuubi Lyaffe, Obwesige Bwaffe

Mu Kyapa

(Engero 14:26)

  1. 1. Katonda waffe otuwadde

    ’ssuubi lya muwendo.

    Twagala abantu bonna

    balitegeereko.

    Naye ’bizibu by’obulamu

    oluusi bituyinga

    Ne tuterebuka oba

    ne tuwugulibwa.

    (CHORUS)

    Ggwe bwesige bwaffe,

    ggwe maanyi gaffe.

    Ggwe ssuubi lyaffe, Yakuwa.

    Tukutendereza

    Katonda waffe;

    Tukunywereddeko ddala.

  2. 2. Yakuwa ggw’otubudaabuda;

    kyetuva tusaba

    Otuyambe okubeera

    abanywevu ddala.

    Tuyambe twolek’o buvumu

    Era n’obuwulize

    Twogerenga ku linnya lyo,

    tuligulumize.

    (CHORUS)

    Ggwe bwesige bwaffe,

    ggwe maanyi gaffe.

    Ggwe ssuubi lyaffe, Yakuwa.

    Tukutendereza

    Katonda waffe;

    Tukunywereddeko ddala.

(Laba ne Zab. 72:13, 14; Nge. 3:5, 6, 26; Yer. 17:7.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza