LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 58
  • Okunoonya Abo Abaagala Emirembe

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okunoonya Abo Abaagala Emirembe
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Okunoonya Abo Abaagala Emirembe
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu Kyamagero
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu Kyamagero
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 58

OLUYIMBA 58

Okunoonya Abo Abaagala Emirembe

Printed Edition

(Lukka 10:6)

  1. 1. Yesu yatuwa ekiragiro

    Tumanyise amazima

    Kuba naye bwe yakola.

    Yanoonya endiga za Katonda.

    Yatandikanga ku makya

    n’aziby’o budde.

    Naffe tubuulira bonna

    Mu mayumba ne ku nguudo

    Nty’o bulokozi bwaffe busembedde.

    (CHORUS)

    Tunoonyenga

    Bonna ’baagala emirembe.

    Tubanoonye

    Bonna ’baagal’o bulokozi.

    Tubanoonye

    Buli wamu.

  2. 2. Abantu bangi bali mu kabi.

    Twefiirize buli kimu

    Okuyamba ’bali ng’abo.

    Olw’okwagala tubaddiŋŋana

    Bye bayiga bikyuse

    obulamu bwabwe.

    Tubanoonya mu butale,

    Mu bibuga, buli wamu;

    Ekyo ffe kituleetera essanyu.

    (CHORUS)

    Tunoonyenga

    Bonna ’baagala emirembe.

    Tubanoonye

    Bonna ’baagal’o bulokozi.

    Tubanoonye

    Buli wamu.

(Laba ne Is. 52:7; Mat. 28:19, 20; Luk. 8:1; Bar. 10:10.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share