LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 40
  • Mukama Wo y’Ani?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Mukama Wo y’Ani?
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Mukama Waffe y’Ani?
    Muyimbire Yakuwa
  • Oli ‘Muwulize’?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Ajja Kukuwa Amaanyi
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Wulira, Ssa mu Nkola, Oweebwe Emikisa
    Muyimbire Yakuwa
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 40

OLUYIMBA 40

Mukama Wo y’Ani?

Mu Kyapa

(Abaruumi 14:8)

  1. 1. Mukama wo y’ani?

    Ani ggwe gw’ogondera?

    Oyo gw’ovunnamira y’aba

    Mukama wo gw’oweereza.

    Abaami babiri

    Tebajja kugabana

    Kwagala kw’omutima gwo era

    Tojja kubasanyusa.

  2. 2. Katonda wo y’ani?

    Ani kati gw’osinza?

    Ow’amazima ali omu;

    Londawo gw’onooweereza.

    Kayisaali w’ensi

    Ggwe gw’oneemalirako?

    Oba Katonda ow’amazima

    Ng’okola by’ayagala?

  3. 3. Nze nfugibwa ani?

    Nze ŋŋondera Yakuwa,

    Kitange oyo ’w’omu ggulu.

    Nja kukola bye nneeyama.

    Oyo ye yangula.

    Nja kumunywererako.

    ’Bulamu bwange nnabumukwasa;

    Ka mmutende bulijjo.

(Laba ne Yos. 24:15; Zab. 116:14, 18; 2 Tim. 2:19.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza