OLUYIMBA 49
Okusanyusa Omutima gwa Yakuwa
Printed Edition
	- 1. Katonda waffe, Yakuwa; - Twewaayo ’kukuweereza, - Era tulina enkizo - ’Kusanyus’o mutima gwo. 
- 2. Omuddu wo omwesigwa, - ’Kitiibwa kyo akyoleka; - Atuliisa mu by’omwoyo, - Tukwatenga ’mateeka go. 
- 3. Otuwenga omwoyo gwo, - Tunywerere mu kkubo lyo - Tukuweeseng’e kitiibwa - Era tukusanyusenga. 
(Laba ne Mat. 24:45-47; Luk. 11:13; 22:42.)