LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 124
  • Basembeze

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Basembeze
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Basembeze
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Kikulu Okwoleka Omwoyo ogw’Okusembeza Abalala!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • Sembeza Abagenyi Osobole Okwogerako Nabo ku ‘Bintu Ebirungi’ (Mat. 12:35a)
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Okubuulira Abantu Aba Buli Ngeri
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 124

Oluyimba 124

Basembeze

Mu Kyapa

(Ebikolwa 17:7)

1. Yakuwa afaayo ku bantu bonna.

Teri muntu yenna ye gw’asosola.

Teri n’omu gw’amma

musana na nkuba;

Atuwa emmere n’essanyu.

Buli lwe tulaga bannaffe ’kisa,

Katonda waffe gwe tuba tukoppa.

Kitaffe Yakuwa ajja kusasula

’Birungi ebyo bye tukola.

2. Kirungi nnyo ddala okuyambanga

’Bali mu bwetaavu ffe be tusanga.

Ne bwe kibeera nti ffe tetubamanyi,

Tekitugaana kubayamba.

Tubasembeze nga Lidiya w’edda

Bwe yayita ’waka,

ab’oluganda.

Kitaffe alaba bonna abakoppa

Ebikolwa bye eby’ekisa.

(Era laba Bik. 16:14, 15; Bar. 12:13; 1 Tim. 3:2; Beb. 13:2; 1 Peet. 4:9.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza