LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Febwali lup. 8
  • Weewale Ebiyinza Okukuviirako Okwesittala n’Okwesittaza Abalala

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Weewale Ebiyinza Okukuviirako Okwesittala n’Okwesittaza Abalala
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • Abo Abaagala Yakuwa, “Tebaliiko Kibeesittaza”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Oneesittala ku Lwa Yesu?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Tewali Kiyinza Kuleetera Batuukirivu Kwesittala
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Yesu Ayogera ku Kwesittala ne ku Kwonoona
    Yesu—Ekkubo, Amazima, n’Obulamu
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Febwali lup. 8

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MATAYO 18-19

Weewale Ebiyinza Okukuviirako Okwesittala n’Okwesittaza Abalala

Yesu yalaga akabi akali mu kwesittala oba okuleetera abalala okwesittala.

18:6, 7

  • “Ekyesittaza” kye kintu oba embeera ereetera omuntu okuva mu kkubo ettuufu n’akola ekintu ekikyamu, oba ekibi

  • Omuntu aleetera omulala okwesittala kyandisinzeeko singa asibibwa olubengo mu bulago n’asuulibwa mu nnyanja

Endogoyi esika olubengo; omusajja asibiddwa olubengo mu bulago n’asuulibwa mu nnyanja

Olubengo

18:8, 9

  • Yesu yakubiriza abagoberezi be okweggyako ekintu kyonna ka kibe kya muwendo nnyo ng’eriiso oba omukono, bwe kiba nga kibaleetera okwesittala

  • Kisingako okwefiiriza ebintu ng’ebyo eby’omuwendo n’oyingira mu Bwakabaka bwa Katonda, okusinga okuba nabyo n’osuulibwa mu Ggeyeena, nga kuno kwe kufa okw’olubeerera

Kiki mu bulamu bwange ekiyinza okufuuka ekyesittaza, era nnyinza ntya okwewala okwesittala oba okuleetera abalala okwesittala?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share