LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 46
  • Tukwebaza Yakuwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Tukwebaza Yakuwa
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Tukwebaza, Yakuwa
    Muyimbire Yakuwa
  • Okusaba kw’Omuweereza wa Katonda
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Ojjukira Okwebaza?
    Yigira ku Muyigiriza Omukulu
  • Enkizo ey’Okusaba Gitwale nga Nkulu Nnyo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 46

OLUYIMBA 46

Tukwebaza Yakuwa

Mu Kyapa

(1 Abassessalonika 5:18)

  1. 1. Yakuwa tukwebaza buli lukya

    Olw’okutuwa ekitangaala.

    Tukwebaza enkizo y’okusaba;

    Buli kimu tukikwanjulira.

  2. 2. Yakuwa tukwebaza Omwana wo

    Oyo eyawangula ens’e no.

    Tukwebaza ’lw’okutuluŋŋamyanga

    Ne tutuukiriza bye tweyama.

  3. 3. Tukwebaza, Katonda waffe ’nkizo

    Ey’okumanyisa erinnya lyo.

    Twebaza nty’e nsi onoogitereeza,

    Tube mu ssanyu olubeerera.

(Laba ne Zab. 50:14; 95:2; 147:7; Bak. 3:15.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza