LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Noovemba lup. 7
  • Yakuwa Ayagala Oyo Agaba n’Essanyu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Ayagala Oyo Agaba n’Essanyu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • “Obusente Bubiri” obw’Omuwendo Ennyo mu Maaso ga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • “Okubaako Kye Tuwa Yakuwa”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Abajulirwa ba Yakuwa Baggya wa Ssente ze Bakozesa mu Mulimu Gwabwe ogw’Okubuulira?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa Abantu Bye Batera Okwebuuza
  • Kirabo Ki Kye Tusobola Okuwa Yakuwa?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Noovemba lup. 7
Mwannyinaffe akutte essimu

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Yakuwa Ayagala Oyo Agaba n’Essanyu

2 Abakkolinso 9:7 wagamba nti: “Buli muntu akole nga bw’amaliridde mu mutima gwe, si lwa nnaakola ntya oba olw’okukakibwa, kubanga Katonda ayagala oyo agaba n’essanyu.” Leero, waliwo engeri ennyangu ku mukutu gwaffe ze tusobola okukozesa okuwaayo okuwagira omulimu gw’Abajulirwa ba Yakuwa, mu kitundu kyaffe ne mu nsi yonna.

MULABE VIDIYO, ENGERI Y’OKUWAAYO NGA TUKOZESA OMUKUTU GWAFFE, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Tabuleeti n’essimu biraga omukutu jw.org

    Tuyinza tutya okumanya engeri ez’enjawulo ez’okuwaayo eziri ku mukutu gwaffe ezikozesebwa mu nsi yaffe?

  • Omwami n’omukyala boogera ku kuwaayo okw’engeri endala

    Ab’oluganda abamu baganyuddwa batya mu kuwaayo nga bakozesa omukutu gwaffe?

  • Obubonero obulaga engeri ez’enjawulo ez’okuwaayo

    Ngeri ki ez’enjawulo ze tuyinza okukozesa okuwaayo?

  • Ow’oluganda omuvubuka ayamba ow’oluganda akaddiye okuwaayo ng’akozesa omukutu gwaffe

    Kiki kye tuyinza okukola singa tuba tetumanyi ngeri ya kuwaayo nga tukozesa omukutu gwaffe?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza