LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 8
  • Yakuwa kye Kiddukiro Kyaffe

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yakuwa kye Kiddukiro Kyaffe
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Yakuwa Kye Kiddukiro Kyaffe
    Muyimbire Yakuwa
  • ‘Erinnya Lya Yakuwa Lifuule Ekiddukiro Kyo’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Yakuwa Kye Kiddukiro Kyaffe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka Bwa yakuwa—2001
  • Oddukira eri Yakuwa?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 8

OLUYIMBA 8

Yakuwa Kye Kiddukiro Kyaffe

Printed Edition

(Zabbuli 91)

  1. 1. Yakuwa kiddukiro;

    Y’oyo gwe twesiga.

    Ekisiikirize kye

    Ffe mwe twewogoma.

    Y’oyo atulwanirira;

    Ye yekka ffe gwe twesiga.

    Yakuwa kigo kyaffe;

    Ye Katonda omwesigwa.

  2. 2. Wadde abantu bangi

    Balizikirira,

    Bo abatuukirivu

    Balitalizibwa.

    Tuliba bagumu ddala;

    Tetulibaako kye tutya.

    Ffe tulirokolebwa;

    Katonda y’alitukuuma.

  3. 3. Mu buli mbeera yonna

    Ajja kutukuuma.

    Ebintu ebitiisa

    Tebiritukanga.

    Tetulikwatibwa ntiisa

    Wadd’o kweraliikirira.

    Yakuwa kiddukiro;

    Buli lukya y’atukuuma.

(Laba ne Zab. 97:10; 121:3, 5; Is. 52:12.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share